Eden

Ava Peace and JPC Again

4 months ago

Intro)

Kabede JPC Again now now

Ava Peace beibe

A TNS beibe

Wulira, shwaa!, Kraizy

(Verse 1)

 

Ow'omukwano wulira

Yeggwe Samson kirimanyi

Onkubye kasaare butida

Wakuguka mukwano kirimanyi

Abatusooka batulimba (mmh hmm)

Batulimba naye kyatuyamba (mmh hmm)

Abandabideko abagambe (mmh hmm)

Mbu ono ye bu lips nze makeup

Bae kye nkunsaba tova wendi

Jeff Kiwa na Ava

Ono kagujje kyonna kyali

Pass me de microphone me I sing for ma beibe

(Pre-Chorus)

 

Mummy, you're so funny

Make you whine that omanyi n'okunyenya amaganda

Today night or tomorrow night

We make it over night tunyumye ne ku lulimi oluganda (aahhaa)

 

(Chorus)

 

Tuli mu Eden eno

Ndi ne Adam eno

Nze alina ekibala

He got a plenty lovin' yanema nze eby'abalenzi byanema okulaba (aahhaa)

Tuli mu Eden eno

Ndi ne Eve eno

Yalina ekibala

She got a plenty lovin' yanemya lemya abalala banema okulaba bonna

(Verse 2)

 

Misuwa wambunabuna nze wenna

Sikuwa omutima nonjuzayuza

Ku lw'okuba ssebo walungiwa iyee, aah

Nze ompunyira nga rosa kyova wanefuga endowooza

Oli mubbi wa'mitima

Wabba n'ogwange ojaguza namefuga ndowooza, iye iyee aah

Manya oli ku original ooh

Mukwano gwe nkuwa guno ssebo original, ooh oh

Gwe kanya kumpa signal, ooh

Akakyala k'ofunye kakka ssebo original, oh my beibe

(Bridge)

 

Abatusooka batulimba (mmh hmm)

Batulimba naye kyatuyamba (mmh hmm)

Abandabideko abagambe (mmh hmm)

Mbu ono ye bu lips nze makeup

 

(Chorus)

 

Tuli mu Eden eno

Ndi ne Adam eno

Nze alina ekibala

He got a plenty lovin'

Yanema nze eby'abalenzi byanema okulaba (aahhaa)

Tuli mu Eden eno

Ndi ne Eve eno

Yalina ekibala

She got a plenty lovin'

Yanemya lemya abalala banema okulaba bonna

Total Views 1,516
Release Date 04 Mar 2025

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com