Gwokya Nga Omuliro

Lydia Jazmine

2 years ago
Intro
Yeah…
Ooh ooh yeah
Oh yeah yeah yeah
 
Chorus
Omukwano gwo
Gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali
Nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo
Gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali
Nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
 
Verse I
Sweetie oli mu sukali
Oje nawe wekomebeko omanye
Olina akamwenyo
Bwoba osese
Oyakayaka nga emunyenye
Buli lwe ndaba akutunulira
Mba muli siterera
Obuwomi bwo bwolina
Bumaze amanyi gona
Ebigezo binji….
Tekinkola bulunji….. no
Gwe oyambala smart nonyuma
Notwala amaaso gona
Onsika sepulinji
 
Chorus
Omukwano gwo
Gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali
Nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo
Gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali
Nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
 
Verse II
Olina obwoji bwa kyambe
Gwe oli maazi ndi nkonge
Bwo na kyafuwala no dugala
Na kukuta ne kyangwe
Nze ndi mumpi gwe oli muwanvu
Kino ekiwato kya nje…oooh
Nja kufumbira duma, nja biwomesa
Oja ku ndetera gonja
Nja kusikila
Nja ku kumila ekyama
Nze nja ku lwanira
Na kawunga ne dodo
Dear nja biwomesa
Na yena wolinawo
Mugambe akite nayingilawo
 
Chorus
Omukwano gwo
Gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali
Nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo
Gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali
Nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
 
Verse III
Bwoliba nga okaaba
Nakuwa sweetie wa kati onune
Nkufumbire,
Nkuzalire abaana batufanane
Yoya osabe..
Byona ofune..
Omukwano gumpe
Ngukumile eno
Ngu tekeko e jinja
Ngu kume nga zaabu
Ngutereke okomewo nkubikulire
Nfune otulo mpone ekiro
Gwe olimu sukali tamuka masali
Owemesa ka chai
Nga tekuli majani..
 
Chorus
Omukwano gwo
Gwokya nga omuliro
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali
Nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
Omukwano gwo
Gwokya nga omuliro… oh
Gwokya nga omuliro
Olimu sukaali
Nga ebikajo bye kawolo
Gwokya nga omuliro
 
Gwokya nga omuliro……..
(oli mu sukali)
Gwokya nga omuliro ……….
(oh yeah yeah)
Gwokya nga omuliro….  oh
Gwokya nga omuliro

 

Total Views 901
Release Date 01 Apr 2023

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com