Mutute

Mutute by Abex Rymes

4 days ago
00:00 00:00

intro

 

Abe Na un-un-uncle......Abex Rymes....yeah...yes boss....

Beats kalaz....cheay

 

verse 1 [ Uncle]

 

Akalulu nze akawangude nze akawangude.....winner

Nempanga nze ajiride yenze ajiride (Yes boss)....eeeh

Nga mubade mwepika, naye amanyi nze abasinziza

Mutute yanafumba nga eva zaange hee, yanazala nebatoto baange

Eno love degree degree bantikide degree maama wooowe eee

 

 chorus x1

 

Omwana mutute.....ono omwana

Na ebewaka mbagambye....ono omwana

Eeeh eee gwekilumye kimulume eeh..eeehee....ono omwana Eeeh

 Naye nze mutute...ono omwana

 verse 2 [Abex Rymes]

say.....nze omwenge nanwa gwaki?

Aaah bwendaluka nanenya ani?

Oli omwana yampambako obwongo, omutima agusundanga nayikondo

Ayaka akira kumafalanga, bwamwenya ebula amufanana

Love yo nyingi yanoga! yambuuna buna nga enoga!

Yongeza yongeza........

Yongeza yongeza tokendeza.....

 

  chorus x1

 

Omwana mutute.....ono omwana

Na ebewaka mbagambye....ono omwana

Eeeh eee gwekilumye kimulume eeh..eeehee....ono omwana Eeeh

 Naye nze mutute...ono omwana

 

Verse 3 [Uncle & Abex Rymes]

 

Oh ooh ooh aaah ka

Leka tudigide tusanyuke, tudigide tukyamuke tusanyuke

Leka tudigide, tukyamuke, tugide tusanyuke, tukyamuke eeehhh

Leleleleliloooooooo oh ooh

Nze love empunziza, kuba bambi entuziza

Yanguwa yanguwa.....

Yanguwa yanguwa aah...

 

 chorus x1

 

Omwana mutute.....ono omwana

Na ebewaka mbagambye....ono omwana

Eeeh eee gwekilumye kimulume eeh..eeehee....ono omwana Eeeh

 Naye nze mutute...ono omwana

 

END!!!!

 

 

 

Total Views 716
Release Date 01 Sep 2025

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com