Like I Mean It

Abex Rymes

2 years ago

naye nawe ofude mulalu..........
naye nawe onsude nedalu...... Pakiiiiiiii
Ondetera nemize, onjogeza byenamize, ontunuza ndali ndali ntuleko awo wotude
Batuletere buffe, njagala tudigide nga byoyagala byenjagala njagala tunyumirwe
Reggeaton, back it on, marathon...mad tune
Nkufunire visa visa tugendeko eyo mu Maldives
Onfumbire eminwe, nkukubirenge obude, love Kanyama bwekukwata esinga negulu
Sikyabuuza nti oba ani asinga, kuba obulungi bwendabye nsima
nze obuzibu bwenina nti mu love mpunga, era bw'ondwisa muli eba ensiwa
Kati nsazewo, nsazewo ngoberela mwagalwa!
ngoberela lover....naye nga ampalula buwaluzi....eeh

Chorus x2
Like I mean it.......love enfude mulalu
Like I mean it......love entade mu kati
Like I mean it......nawe ompalula bubi
Like I mean it......mazima onfude mulalu

onfude mulalu x2...........naye nawe ofude mulalu
onsude nedalu x2..........naye nawe onsude nedalu

Mubyomukwano ndi better, nebwonsika nga butida, ndayira kimu teri akufananananana
Chocolate mu butter, njakuwa buli lukya, yenze kawonawo aze okukwanananana
laba ekiwato kyomenya, kilimu ebyalema bali, sikyuusa kalibe esasi, ndyepena likube ebali
Sikyabuuza nti oba ani asinga, kuba obulungi bwendabye nsima
nze obuzibu bwenina nti mu love mpunga, era bw'ondwisa muli eba ensiwa
Kati nsazewo, nsazewo ngoberela mwagalwa!.....eeeeh
Chorus x2
Like I mean it.......love enfude mulalu
Like I mean it......love entade mu kati
Like I mean it......nawe ompalula bubi
Like I mean it......mazima onfude mulalu

onfude mulalu x2...........naye nawe ofude mulalu
onsude nedalu x2..........naye nawe onsude nedalu
Reggeaton, back it on, marathon...mad tune
Nkufunire visa visa tugendeko eyo mu Maldives
Onfumbire eminwe, nkukubirenge obude, love Kanyama bwekukwata esinga negulu

Chorus x2
Like I mean it.......love enfude mulalu
Like I mean it......love entade mu kati
Like I mean it......nawe ompalula bubi
Like I mean it......mazima onfude mulalu

oh gosh its Sun Records

LABEL MUSIC.....ABEX RYMES DA HITMAKER

Total Views 513
Release Date 12 Mar 2023

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com