Ndi Kuddobo

Amos Lovinz

3 years ago

Ono Amos Lovinz

Bulamu Mutuba Events

Shooo

(Nessim pan Production)

 

Okuva edda, nasaba mukama obeere wange

Akugobeko abalebesi, abazunga ng'enjuki kubuli kimuli ekinyilira

Mbulwa otulo nenemwa okwebaka, ngandowooza gwe

Nze nebwonkebera okuva mubigere paka mubwongo

Muno, oh mulimu gwe

I cannot resit it, your love iko tamu tamu

Eringa gum, wekutte temala gatawo

Nebuuza, birungo byokozesa okufumba love yo okuwomerera eti

Olulozaako oti katono anti nenkya okomawo

Love yo nze kyenkola, mubisi gwa njuki

Eheee heee mmmh

 

You turn me on, you turn me on

Nze ndi kudobo olwa love yo (eeeh)

Buli kyange kikyo kyona

You turn me on, you turn me on

Nze ndi kudobo olwa love yo baibe (aah)

Buli kyange kikyo kyona

 

Ayi ayi

kabadi ki ako kokola

Nonyonyogera nga tonkuteeko

Masanyalaze gankuba negampitamu paka eno mubwongo

Muli mba nyumirwa buli lwontunulira, ndeka nebyendiko

Si kuka color ko, akaaka ng'enjuba mazima wasukawo

Nkusaba webaze mukama kubanga yakuweesa ebiri

Bano banno bazungira mubizigo, ntino banoonya bulunji

Singa omanyi, ng'omanyi, how i feel inside

I'm addicted to you, gwe weka, gwe weka

My baibe, eeehe

 

You turn me on, you turn me on

Nze ndi kudobo olwa love yo (eeeh)

Buli kyange kikyo kyona

You turn me on, you turn me on

Nze ndi kudobo olwa love yo baibe (aah)

Buli kyange kikyo kyona

 

 

Nebuuza, birungo byokozesa okufumba love yo okuwomerera eti

Olulozaako oti katono anti nenkya okomawo

Singa omanyi, ng'omanyi, how i feel inside

I'm addicted to you, gwe weka, gwe weka

My baibe, eeehe

 

You turn me on, you turn me on

Nze ndi kudobo olwa love yo (eeeh)

Buli kyange kikyo kyona

You turn me on, you turn me on

Nze ndi kudobo olwa love yo baibe (aah)

Buli kyange kikyo kyona

 

nze ndi ku ddobo, ndi ddobo (aah)

Total Views 468
Release Date 02 Sep 2021

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com