Obubaddi

Dax Vibez

2 years ago

Intro

Dax widde vibez bomba

made my beat

 

Verse 1

Obubaddi bulijo mbunoonya

nzize nga nonya kyaddaki

twesaanze njagala nga yenze

aguusunda  era nga ndoota

mubirowoozo soosa nze

Ayy nagendako neku internet

nembuza google nfuna ntya

omwagalwa oli nkwagala ku

front sit nga gwaga-a ago give

you everything owene enyanja

 

Chorus

Mukwano bera nange nzayina plan

zoona ezikuzimba allota cute girls

girl are you me wanting

my baibe kimanye nti

 

Yoona gyoliba gyenageenda

kankwetugeko

kyona kyogeela kyenaseemba

kankwetugeko

*2

 

Verse II

When your holding me so tight

Girl you rising me temperature ah

yo my cinderella gimme boom party

over speed jinja mubitidda ah ah

ozanya bya sci-fi ompulira omukwano

ah ah ah ahhyyy

mubirooto womesa tulo nzani ?

kino kirabwa no muto ah

gwe buli wonjagala mbeela wabody

 

Chorus

Mukwano bera nange nzayina plan

zoona ezikuzimba allota cute girls

girl are you me wanting

my baibe kimanye nti

 

Yoona gyoliba gyenageenda

kankwetugeko

kyona kyogeela kyenaseemba

kankwetugeko

*2

 

Verse III

Mbuli wotambula your kill

all the mandem dem dem

oli cake abalala mimonde nde

nina gyendaba njagala tugende

oyo ex akunyumiza bikadde

kankuwonye abakucunga ah

tebalina kyebatugamba eh

akankugulire akazinga ah

nkuteleko akayumba babe

 

Total Views 495
Release Date 02 Dec 2022

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com