Omega

Anknown

3 years ago
Intro
Love love love
Oh oh oh
 
Verse I
In my life
Gwolinga amasannyalaze
Era mu bwongo ne mu musaayi
Nkozesa byoyagala
Yadde bangi
Abakugamba ebigambo eyo gyoyita
Nga bali na mu love yaffe bageya
Bagambe nze ewuwo nze Alpha era Omega,
Hmmm
 
Chorus
Ondi munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love
Ssibala na kubala
Munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love
(Love, love, love)
Ddembe ddembe ddembe
(give me love, aah)
Hmmm, gwoli international
(mutima gukuba tegukuba)
Love, ddembe ddembe ddembe
(give me love, aah)
Hmmm, gwoli international
(mutima gukuba tegukuba)
 
Verse II
Spot Music
Hmmm, gwe manya ndi mujaasi wo malayika
Ndi wa kukugoberera ppaka ku Bayita
Ebigaanye nsaba yenze gwoba oyita
Nsula kumpi awo ne woyita
 
Chorus
Ondi munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love
Ssibala na kubala
Munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside emirundi gye nkuyita love
(Love, love, love)
Ddembe ddembe ddembe
(give me love, aah)
Hmmm, gwoli international
(mutima gukuba tegukuba)
Love, ddembe ddembe ddembe
(give me love, aah)
Hmmm, gwoli international
(mutima gukuba tegukuba)
 
Verse III
Kambeere oyo agolokoka mu kiro
Alikubikka buli lwolibulwa otulo
Njagala gwe weesige nze
Neesige gwe
Bed ne pillow
Ndikuloopera buli aligezaako okututaagalula
Balala balina emitima gya kiyeekera mbatya
Tebamanyi na ku lovinga
 
Outro
Ondi munda mu heart
Era ne ku ngulu ku face
Orollinga inside, inside
Yeeah

-           

Total Views 1,760
Release Date 16 Mar 2022

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com