Promise
Singa eno end of time nenkugamba
Togenda mugulu eno nkwetaaga
Wandibilese nenkugamba ....
Singa nali mitala wamayanja
wandigye ng'ali mukomela
Ng'abalala tewali kyebaggamba ..uhmm
Bouy
You murder me
All u do to me
Wanyingila muli musaayi
You manoeuvre me
You're like Fantasy
Oba wankolaki Walai
Kola ekisubiizo ooh
I promise I promise
Ngumide kukigambo kyo ooh
I promise I promise x2
Singa bukya kumakya Nebigenda
Fame nemikwano egisinga
Oli mbelelawo netulwana
wuu yee
Nga newaka tewali kyetufumba
Olisigalawo netuyiya nga kakomando kwetusiiba
uuhmm iyee
Gal u murder me
All you do to me
Wanyingila muli musaayi
You manoeuvre me
You're like Fantacy
Oba wankolaki walai..
Kola Ekisubiizo ooh...x2
Leero Nyambala omwoyo gwobwesigwa
Wendikuvamu silikeesa
Luno olugendo ndayila okuzikila
Nkufilako newamwe nzalidwa
Gano amaaso ngazibye kululwo baby
Sikyanonya yegwe ambudabuda
Wosiima netutabula honey
Gemanyi gomukwano gano ooh
Bouy you murder me
Gal You Murder me
Wanyingila muli mumusaayi
You Manoeuvre
You're like fantasy
Oba Wankolaki walai
Kola ekisubizo ooh...x2
🎵 Are you a musician?
Want your profile featured?
Join Uganda's first online entertainment booking platform:
Community Discussion