Slay Farmer

PIA Pounds

3 years ago

Hmm

Hmm

Hmm

Hmm

Hmm

Fresh

 

Yegwe Kibaala

Ekyavilako Adam okukemwa Kaawa

Wandi ba gwe Eden

Nga Mukama yakitukweka

Ebibaala byo byabaala

Buli abilaba ateega baba

[Oh My Gosh]

Ngezezako okukwewala

Nebwenekweka ela ononya

Kuba ebuuba,

Simanyi kulifuuga

Bwenkulaba nomulala

Nenkutuka

Nebwemba mu shoot ombinusa

Nkoko ya mutamiivu

Nkeesa lukya

Ebinyuma,

Gwamanyi obikola

Nebitanyuma ela

Obinyumisa

Akamwenyu,

Hmm, mwenyezamu

Aww, Yeah

 

Njagala nkwelabize

Bali abasooka

Beera Nange,

Bwetwata ekyama

Njagala nkwelabize

Bali abasooka

Beera Nange,

Bwetwata ekyama

 

Ekyama ekyama

SLAY FARMER

Ekyama ekyama

SLAY FARMER

Ekyama ekyama

SLAY FARMER

Ekyama ekyama

SLAY FARMER

 

Engeri jokabala otyo

Tekabalwa balala

Eno ettaka jjimu

Ebibala subiira kunogga

Yeah

Woli bilyako

Toli yooya walala

Kano kaffe kye

Darli kakume nga kyama

Yeah

Oli kitundu kunze

Nekutte kugwe

Ninga nga atamidde

Laavu yo endaludde

Endaludde

 

Kuba ebuuba,

Simanyi kulifuuga

Bwenkulaba nomulala

Nenkutuka

Newemba mu shoot ombinusa

Nkoko ya mutamiivu

Nkeesa lukya

Ebinyuma,

Gwamanyi obikola

Nebitanyuma ela

Obinyumisa

Akamwenyu,

Hmm, mwenyezamu

 

Njagala nkwelabize

Bali abasooka

Beera Nange,

Bwetwata ekyama

Njagala nkwelabize

Bali abasooka

Beera Nange,

Bwetwata ekyama

 

Ekyama ekyama

SLAY FARMER

Ekyama ekyama

SLAY FARMER

Ekyama ekyama

SLAY FARMER

Ekyama ekyama

SLAY FARMER

 

SLAY FARMER

SLAY FARMER

 

Oli kitundu kunze

Nekutte kuggwe

Ninga nga atamidde

Laavu Yo endaludde

Endaludde

Total Views 573
Release Date 20 Apr 2022

Community Discussion

🎵 Are you a musician?

Submit your songs to:

Email: info@ugamusic.biz

Want your profile featured?

Join Uganda's first online entertainment booking platform:

Email: info@tulioutside.com